Reverb,
Nyina akubuuzo bambi mwaatu
Maze akaseela nga nkakumye
Ngela manyi nti akadde mwatu,
kajja
tusisikane mu nkubuze
nkubuuze mu akabuuzo
obeela otya naye gwe,
wemba siliwo
gwe wawelwako ka chai
ne ba saawo sukaali
nebelabila akajjiko,
notetekanya nyaabo
Ahh ahh
nonyenya nyenya naye
ng'apaana
eyo yembeela ssebo,
wemba enno
obutiki tiki
nebwebubeela kumi
nosikayo essimu
nompelezza, "halo"
nze nenzilaamu, "honey,
nkumissinga baby"
gwe nonzilaamu, "totya"
olwo nenguma omutima
Akantu ako, Akatono tono
Okalaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa
Kolaba nga'katono tono
Kolaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa
Okuva kumacha lwewagenze
Nebwe kaba ka message
ku whatsapp
Nkagumila kko nga nkalinze
Akafananyi kko ngo'li
mu office
ka selfie picture ne
ka kiss
obba kale ka message
ku messenger
akamega wo enjovu,
kaba katono tono
ako ke kakukuunyi
Njagala nti woba ondese
nga toli nange just say
akadakiika bwekaati, kaamu
nze maziima kankubulile
okuuva kati leero omaanye
nti obwo bwebundya
bwebundya
bwebundya
baby
Akantu ako, Akatono tono
Okalaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa
Kolaba nga'katono tono
Kolaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa
Kwekuwwangala ne siwubaala
Bwebwo bwendoota
nensula nga nenswanta
Kwekuwwangala ne siwubaala
Bwebundya
Bwebwo bwendoota
nensula nga nenswanta
Bwebundya
Okuva macha lwewagenze
Bwebundya Bwebundya
Akabuguumu kko nga nkakumye
Bwebundya Bwebundya
Temperature meter nge'linye
Bwebundya Bwebundya
Njagala nti woba ondese
nga toli nange just say
akadakiika bwekaati, kaamu
nze maziima kankubulile
okuuva kati leero omaanye
nti obwo bwebundya
bwebundya
bwebundya
baby
Akantu ako, Akatono tono
Okalaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa
Kolaba nga'katono tono
Kolaba nga'katono tono
Munange Akatono tono
Nze mpa, Mpa