0:00
3:02
Now playing: kukaliba

kukaliba Lyrics by Rema Namakula


Obwavu buluma, Endwade ziluma
Naye omukwano gusingako kwebyo,
Kuba akafananyi mu kubbo gyoyita
nga abagalana batambudeko babiri,
Naye gwe oli bwomu otti teli yadde
akusiyaako oba chi,
Nogezako weyogeleko oh nga
bakuyitako buyisi,
Eyo mukiro nobulwa ottulo olwokuba
gwe tolina akuuma,
Olussi nosula enjala kamere no talya
olwokuba nga gwe tolina abiita,
Omulala nagezaako yekube
mumawulie alabe oba anafunayo
aganza,
Abamu nebafunamu balala
ebisalilayo, ogwo gwe mukwano
Chorus
Balinkululila Kukaliba nawe mukwano
Balinkululila Kukaliba yeah yeah ah
Gunno omukwano gwabuwangazi ela
paka Bukadde baby
Balinkululila Kukaliba nawe mukwano
Nga omukwano gwa'mama no'mwana,
gwengenda okulaga oh baby,
Atte banga lyona mbele nawe
nebweliba mbera chi nze silikyuka,
Kale bogere, Naye nze manyi lino
ekubbo lyenkutte dungi,
Nabalokezi kati mukimanye nti
babasaze mwattu,
Honey ba mugumu yegwe gyenjagala
tebulikya nenkyusa omutima,
Kano akamweyumwenyu kenina ku
matama nako nkanfuna nga ozeko we
ndi
Chorus
Oba nandibadde ntya nga sili nawe
mwana gwe,
Oli kyatiika nkukwatta mpoola
sikwobwo obulungi bwo,
Oli kitundu kubulamu bwange eehhhh..