0:00
3:02
Now playing: Mukisenge

Mukisenge Lyrics by Judith Babirye


Mu kisenge kya waggulu
Mwebakuŋŋaaniranga
Omwoyo Omutukuvu yakka
Yesu gwe yasuubiza, oooh

Mukama tuwe omwoyo (tuwe, tuwe, tuwe leero)
Mukama tuwe leero (ooh oh oh)
Mukama tuwe omwoyo
Gwaffe gwe wasuubiza
Mukama tuwe omwoyo (tuwe, tuwe, tuwe leero oh)
Mukama tuwe leero (tuwe leero oh, hmmm)
Mukama tuwe omwoyo
Gwaffe gwe wasuubiza

Bajajjaffe ba Kiweewa
Bwe baali nga beesigwa
N’abakkiriza baweebwa
Naffe leero tuyinza
Ooh Mukama

Mukama tuwe omwoyo (hmmm, Mukama tuwe leero)
Mukama tuwe leero (ooh, oh Mukama)
Mukama tuwe omwoyo (oooh)
Gwaffe gwe wasuubiza (gwaffe, ssebo wange Mukama)
Mukama tuwe omwoyo (ooh oh, tuwe Kabaka wange)
Mukama tuwe leero (tuwe leero ooh, ooh)
Mukama tuwe omwoyo (tuwe, omwoyo)
Gwaffe gwe wasuubiza

Abantu bo tuutuno
Tukulinze omwesigwa
Tujjuze amafuta taata
Awamu n’omwoyo wo
Tukuyimbire amatendo
Tukusinze Kabaka
Gw’eyali era alibeera
Yesu waffe osaanidde
Ooh Mukama

Mukama tuwe omwoyo
(Ayi Mukama, eh Mukama wange)
Mukama tuwe leero
(Tuwe, tuwe omwoyo gwo)
Mukama tuwe omwoyo
(Ooh, gwe ssuubi lyaffe)
Gwaffe gwe wasuubiza
(Tuyimbe Alleluia)

Alleluia alleluia (alleluia, alleluia)
Bwe bayimba bwebatyo (bwe bayimba, alleluia)
Alleluia alleluia (ooh, mirembe)
Mirembe n’emirembe (mirembe, mirembe alleluia)
Alleluya alleluya (eh yeah, alleluya)
Bwe bayimba bwebatyo (alleluya)
Alleluya alleluya (ooh, alleluya)
Mirembe n’emirembe
(Ogwanidde amatendo, tuyimbe alleluya)

Alleluya alleluya
(Eh yeah, tusinza linnya lyo Kabaka)
Bwe bayimba bwebatyo
(Ooh bwebatyo, alleluya)
Alleluya alleluya (ooh)
Mirembe n’emirembe (eh yeah alleluya)
Alleluia alleluia (ooh oh alleluya)
Bwe bayimba bwebatyo (eeh ekiro n’emisana)
Alleluya alleluya (bayimba, ooh)
Mirembe n’emirembe (eh, eh yeah alleluya)
Ooh
Eeh eh
Ooh
Alleluia
Alleluia
Ooh