0:00
3:02
Now playing: Omwoyo wamukama

Omwoyo wamukama Lyrics by Judith Babirye


Ani eyawanguza daudi 
mbuza ani alwana entalo
ddala ani asetula ensoozi
oyo wagulu enyo tumuyimusa
ani atambuza abaleem a
ani alongosa omusayi
ani yaffa nazukila 
ssebo tukuyimusa 

hossana alleluya waffa ela nozukila x3
hossana alleluya wagulu enyo tukuyimusa x3

ani ateleka enkuba 
mbuza anai yageleka olubalama lwenyanja
ddala ani alagila kibe ne kiba 
oyo wagulu enyo tukuyimusa

haossana alleluya waffa nozukila  x3
hossan halleluya wagulu enyo tukuyimusa x3

tukuyimusa okusinga ensi 
tukuyimusa okusinga byona 
tukuyimusa okusinga feza ne zabuu
wagulu enyo tukuyimusa  x 2

hossana alleluya waffa ela no zukila x3
hossana alleluya wagulu enyo tukuyimusa x3
till fade