0:00
3:02
Now playing: Haleluya

Haleluya Lyrics by Judith Babirye


kumabali gomugaa yesu alimpumuza
kumabali gomugaa alisangula amaziga gange
kumabali gomugaa ndiyimba oluyimba oluyimba oluja
kumabali gomugaa ndisinza omwana gwe endiga
kumabali gomugaa ndilaba eyaffa kulwange
eyakubibwa nze mponee
ndimulaba omwana wakabaka
ngatwambadde ebyambalo ebyelu
tuliligitta ngenyanaa
kumabali gomugaax ndisinza yesu wange

halleluya x2
kumabali gomugaa yesu alimpumuza
halleluya x3
kumabali gomugaa yesu alimpumuza

kumabali gomugaa esanyu lilitujula
ngabanazibwa mumusayi gwe
tuliyimba oluyimba lwa musa
no lwo mwana gwe endiiga
kumabali gomugaa ndivunama nesinza yesu

halleluya x3
kumabali gomugaa yesu alimpumuza
halleluya 3
kumabali gomugaa yesu alimpumuza

chorus till fades