0:00
3:02
Now playing: Onyango

Onyango Lyrics by Vivian Tendo


Okwata nga Onyango
Onyweza nga Onyango
Ebintu Obikola nga Onyango
Onkutte nga Onyango, Route Music

Simanyi kiki kyabawo
Sweet nakkiriza omutima nenguwandika ku lubaawo
Teri aligusangulawo
Omusomesa nebweyasalawo
Ffembi nebatugoba fees nakusangayo mu kyalo
Nekyo netuyitako
Will you Occupy my time
Will you be mine Will you be mine

Lwakuba baloowoza nti oli heart maker
Hmm, Lwakuba baloowoza nti oli match winner

Baby Okwata nga Onyango
Onyweza nga Onyango
Ebintu obikola nga Onyango
Onkutte nga Onyango

Speed gyokozesa ya Lumala darling gyoleeta
Kukirira kwambuka
N'omala nekoona noleeta
Leka ngume kukuma waka
Love doctor kyasaba
Leka ngume kufumba mata
Love doctor gayoya
Mukwano kuba defence kuba defence
Love yo yo weri
Mukwano kuba defence kuba defence yeah

Lwakuba baloowoza nti oli heart maker
Lwakuba baloowoza nti oli match winner

Baby Okwata nga Onyango (Onyango)
Onyweza nga Onyango (Onyango)
Ebintu Obikola nga Onyango (Onyango)
Onkutte nga Onyango (Onyango)
Onyweza nga Onyango

Nebwebaleta Mohammed Salah
Onyweza nga Onyango
Kasanikira ku ccupa
Baby Oteekamu time
Ng'sika dive ngo'gwa
Nofunamu injury
Odongkara yajja

Onkwata nga Onyango
Onyweza nga Onyango
Ebintu obikola nga Onyango
Onkutte nga Onyango

Eh, Lwakuba baloowoza nti oli heart maker
Hmm, Lwakuba baloowoza nti oli match Winner

Onkwata nga Onyango (Onyango)
Onyweza nga Onyango (Onyango)
Onkutte nga Onyango (Onyango)
Onkutte nga Onyango (Onyango)

Lwakuba baloowoza nti oli heart maker
Lwakuba baloowoza nti oli match Winner

Baby Okwata nga Onyango
Onyweza nga Onyango
Ebintu Obikola nga Onyango
Onkutte nga Onyango

Yesse Oman Rafiki
Eli Arkhis
Vivian Tendo Ohhhh!