0:00
3:02
Now playing: Beautiful

Beautiful Lyrics by Vivian Tendo


Gwe musawo, gwe musawo
Gwe bulamu, gwe bulamu
Gwe musawo, gwe musawo
Gwe bulamu, gwe bulamu

Mukwano ndi ku stage ninda
Baasi ya laavu egenda
Buli lwensigala nga ninda
Abandaba bansooza
Bwe kuba kugenda ŋŋenda naawe
Ogenda nange
Gwe bw’oba ogenda ŋŋenda naawe
Ogenda nange
Kubanga wankubakuba
Future yonna gwe agirengera
Kubanga wankubakuba
Laavu yonna gwe agitegeka

Baligamba oyagadde munno
Ebisingayo amakulu
Baligamba oyagadde munno
Omuwadde n’amasanyu
Ng’omuyita beautiful
Bw’akuyita beautiful
Ng’omuyita beautiful
Bw’akuyita beautiful

Yegwe awoomya
Byonna obiwoomya
Yegwe ayunga
Byonna obigatta
Bwe nkuteeka ku lujjuliro
Obeera kya ssava
Bakwongeze omuliro
Oli nnyama nsava
Baby bwemba nkulinze okole otya?
Kuba omukwano ogusussa
Kubanga nkooye okulinda
Byonoleeta ah

Gwe musawo, gwe musawo
Gwe bulamu, gwe bulamu
Gwe musawo, gwe musawo
Gwe bulamu, gwe bulamu
Yegwe awoomya
Byonna obiwoomya
Yegwe ayunga
Byonna obigatta
Bwe kuba kugenda ŋŋenda naawe
Ogenda nange
Gwe bw’oba ogenda ŋŋenda naawe
Ogenda nange

Eli Arkhis Music
Route Music