0:00
3:02
Now playing: Metta Love

Metta Love Lyrics by Vivian Tendo


Oh na na na eh
Vivian Tendo
Uh yeah

Nsiiga
Eeeh metta love eh yeah
Nessim Pan Production

My guy nze tonneewala
Ago amaaso go nze ge gankuba
Yeggwe andaga ebiri ewala
Lemme give you what you want
Gwe mukwano saba
Gimme your love I’ll give you my love
Gimme your heart I’ll give you my heart
Gimme your love I’ll give you my love
Gimme your heart oh
I’ll give you my heart oh
Naye olumu kinnuma
When I call on your phone baby nootakwata
Ng’ate eno binnuma
Ebiwundu by’omutima gwe ntunga
Omanye ebiri eyo
Nange mmanye ebiri eyo
Naawe omanye ebiri eno
Babe mmanye ebifa eyo

Metta love
Metta metta metta
Nsiiga love
Nsiiga nsiiga nsiiga
Metta love uh yeah
Metta metta metta
Nsiiga love
Nsiiga nsiiga nsiiga

Osobola, yeggwe eyannanaagiza uh babe
Bw’otunula, obakira wakenkuka
Yeggwe eyannyambaza lugabire
N’onzirusa mu katale
Nga njagala nkulabe
Mmanyi olumu gwe oba busy
Naye nkubira ku kasimu
Njagala nkubuulire
Babe mmanye ebiri eyo
Nange mmanye ebiri eyo
Naawe omanye ebiri eno
Babe mmanye ebifa eyo

Metta love
Metta metta metta
Nsiiga love
Nsiiga nsiiga nsiiga
Metta love uh yeah
Metta metta metta
Nsiiga love
Nsiiga nsiiga nsiiga

Metta metta
Metta metta metta
babe nsiiga nsiiga
Nsiiga nsiiga nsiiga
Eh yeah metta love
Metta metta metta
Eeh nsiiga love yeah
Nsiiga nsiiga nsiiga