0:00
3:02
Now playing: Simuta

Simuta Lyrics by Vivian Tendo


Uuuh yeah
Vivian Tendo
Eli Arkhis Music

Gano amapenzi agammenya
Geegamu ate g’onnyongera
Sifuddeeyo oba gammenya kasita tonfungula
Luno tulya luwombo wulira baaba evvumbe
Tuli mu love kookonyo totunyumiza mavumbe
Nyweza ky’okutte
Tokirinda ate kyabike
Olyoke onyumye kaweefube
Togulinda gukumbuke eeh

Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira
Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira

Olina obugambo obubalagala
Omukwano gwo muwoomu
Ate nno gwa namaddala
Kululwo nze namalirira
Ku lyato ly’omukwano ly’olimu siribbira
Lino ddobo
Ddobo lya kyennyanja gw’avuba ah
Tonkuba ndobo
Nebwenamantaalanga totya
Oli ssupu nkuwuuse ddi?
Nina omukwano mungi gundi nzije ddi?
Abatubuukira mu byaffe bafa ki?
Omwoyo gunnuma mukwano onnanze ki?

Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira
Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira, eh

Gano amapenzi agammenya
Geegamu ate g’onnyongera
Sifuddeeyo oba gammenya kasita tonfungula
Olina obugambo obubalagala
Omukwano gwo muwoomu
Ate nno gwa namaddala
Kululwo nze namalirira
Ku lyato ly’omukwano ly’olimu siribbira

Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira
Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira

Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira
Ono owange simuta
Simuvaako simuta dear
Ono omwana simuta
Tonkonjera tontabbira