0:00
3:02
Now playing: Leero

Leero Lyrics by Vivian Tendo


Omutima guliko panda gaali
Mpitaako naawe sweetheart
Wapangisa kamotoka Mawokota
Wavuma n’omusomesa eyakusala akapata
Ng’oyagala nkunaanike akaweta
Nnyamba nange okampe akaweta
Yegwe andeeta amaanyi
Ansanyusa nga mpeddemu essuubi
Nywezezza olwazi
Ndukamule nduggyemu amazzi
You never want to call me honey
You never want to celebrate

Darling n’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri
(Leero)
Dear labayo lw’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri

You play my mind like a solo guitar
You blow me away like a trumpet babe
You play my mind like a solo guitar
You blow me away like a trumpet babe
As I say out my heart to you
Will you speak out your heart to me?
Mbuulira nze nkubuulire
Ŋamba nti ndi mwawule

Darling n’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri
(Leero)
Dear labayo lw’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri

Omutima guliko panda gaali
Mpitaako naawe sweetheart
Wapangisa kamotoka Mawokota
Wavuma n’omusomesa eyakusala akapata
Mukwano otonnyesa nkuba
Bwoba ggi nkulyamu njuba
Essimu yo mukwano bw’evuga
Ndekawo n’ebirala owange bw’akuba
Y’ono andeeta amaanyi
Ansanyusa nga mpeddemu essuubi
Nywezezza olwazi
Ndukamule nduggyemu amazzi

Darling n’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri
(Leero)
Dear labayo lw’ombalaabala
(Hello)
Kaneemu kanabbiri
(Leero)
Sweet n’ombalaabala
(Hello)
Kaba kaneemu kanabbiri

Your tender loving
Call me six in the morning
Your tender loving
Call me six in the morning
Yesse Oman Rafiki, yeah