0:00
3:02
Now playing: Mobile Money

Mobile Money Lyrics by Vivian Tendo ft. Chosen Blood


Bam
Baby I don’t give a damn
Abakwegezaamu I don’t give a damn
Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh
Chozen, Vivian Tendo

Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Ezo z’ofuna ku mobile money
Ziva wa boss honey
Ku mulimu kulaga kitone
Boss aggyayo money

Okimanyi nkeera mu office
Ne boss akeera mu office
Y’ansuubiza salary raise
Mu job bwe nteekamu amaanyi
Dear nkwetaaga
Obwedda munnange ssente nsonda
Nkusengule nze nkutwale e Ntinda
Ennyumba gy’oŋŋamba nti nno nfunda
Togamba wallet nfunda
Obulabo obuleetera ku boda
Yawulamu ku mazzi ne soda
Abawala abalungi ffe b’osanga
Tusaanamu eza kalina

Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Ezo z’ofuna ku mobile money
Ziva wa boss honey
Ku mulimu kulaga kitone
Boss aggyayo money

Ooh nze saabiriiko
Simanyi oba ntunule emabega oba mu maaso
Nga ndi n’ono eno boss gwe ndowooza
Ebisookerwako oyo y’abimala sweet love
Pineapple oh
Baby, I don’t give a damn
Abakwegezaamu I don’t give a damn
Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh
Baby, I don’t give a damn eh
Dear nkwetaaga
Obwedda munnange ssente nsonda
Nkusengule nze nkutwale e Ntinda
Ennyumba gy’oŋŋamba nti nno nfunda
Togamba wallet nfunda

Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Ezo z’ofuna ku mobile money
Ziva wa boss honey
Ku mulimu kulaga kitone
Boss aggyayo money

Ne bwe kiriba kisiikirize let me follow you
Me follow you go
Ky’ekyo kye ndiko
Ono Umeme masannyalaze
Ag’omukwano gwo
Buli lw’onkoonako
Ne bwe kiriba kisiikirize let me follow you
Me follow you go
Ky’ekyo kye ndiko
Ono Umeme masannyalaze
Ag’omukwano gwo
Buli lw’onkwatako
Baby, I don’t give a damn
Abakwegezaamu I don’t give a damn
Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh
Baby, I don’t give a damn eh

Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke
Ezo z’ofuna ku mobile money
Ziva wa boss honey
Ku mulimu kulaga kitone
Boss aggyayo money

A Yesse Oman Rafiki
A one Kusseim we go