0:00
3:02
Now playing: Hajjati Wa Hajji

Hajjati Wa Hajji Lyrics by Vivian Tendo


Vivian Tendo
Nina omukwano gwa ttendo
Vivian Tendo
Eli Arkhis Music

Mukwano twakulwanira ne tukivaako
Ne tukisalawo obe waffe wa babiri
Nga bw’agiwaata nsaaniika ne nfumba
Emirimu egyaffe gibe gya babiri
Hajjati mukulu amanyi okufumba
Ate ogwange nze nkola kimu kumunyumiikiriza
Oh darling, look at me
Tonjudginga naakabiyiga
I see no man like you
My Hajji, I’ll never resist you
I see no man like you
My Hajji, I’ll never resist you


Oli Hajji wa Hajjati
Nze ndi Hajjati wa Hajji
Ate wampa ne permit
Ezijja ku account
Oli Hajji wa Hajjati
Nze ndi Naalo wa Ssaalo
Ate wampa ne authority
Evuga mu double cabin

Nzijukira luli lwe wangulira Raum
Kata nfiire ku Pine, aah
Hajjati mukulu ye yaginjigiriza
Nga tugivuga bwa babiri
Mu koona ng’agivaamu
Awo nange ne ngivugamu
N’agitwala ku ky’ettaka
Awo nange ne ngivugamu
Oh I wish, buli mukyala
Alinga Hajjati mukulu
Oh I wish, ebintu by’abasajja
Just tubiggyamu omululu

Ooh oh
Route Music

Am so comfortable
With you am getting comfortable
Emotional, Hajjati mukulu
Antwalako nnyo ekifo
Memories, memories
Bw’obulawo wendi
Memories, memories
Bw’obulawo wendi
Bwe nindirira omwami
Mbeera seebase mwalaali
Nga nsisimuka nga ngugumuka
Bwe nindirira owange


Ooh oh
Wampa ne authority
Babe babe
Oooh
Babe

Vivian Tendo
Hajjat muto waabwe
Yesse Oman Rafiki
Area Kiss on the beat
Route Music, is my home eh