0:00
3:02
Now playing: Yandabirawo

Yandabirawo Lyrics by Vivian Tendo

Yeah ehh ehh!
A vivian tendo music

Olwalero lunaku lwange
Lunaku lwasanyu
Omulungi agabye agenda nange
Tugabane esanyu lyafe
Olwalero mama namugabyeko
Byona yabisimye
Yagabye omulungi gwendese
Asana future yange

Oh mama oh mama oh mama love enkuttude
Oh baba oh baba oh baba omwana ansitudde
Oh mama oh mama oh mama love enkutudde
Oh baba oh baba oh baba omwana ansitudde

Omulungi yandabilawo yandabilawo yandabilawo
Yandabilawo nangamba alimpangula
Omulungi yansimilawo yansimilawo yansimilawo
Yansimilawo nangamba ali nambuza

Tell me what will I do
Baby what will I do
Nze bwemba sikulina wetin ago do
I will fight for you
Carry problem for you
Nze bweba sikulina wetin ago do, yee heee...

Otabula nontala ate nomala nomixinga
Onjagala byenjagala ebiliyo byenfeelinga

Oh mama oh mama oh mama love enkuttude
Oh baba oh baba oh baba omwana ansitudde
Omulungi yandabilawo yandabilawo yandabilawo
Yandabilawo nangamba alimpangula
Omulungi yansimilawo yansimilawo yansimilawo
Yansimilawo nangamba ali nambuza

Oh mama oh mama oh mama love enkuttude
Oh baba oh baba oh baba omwana ansitudde
Oh mama oh mama oh mama love enkutudde 
Oh baba oh baba oh baba omwana ansitudde

Tell me what will I do
Baby what will I do
Nze bweba sikulina wetin ago do yee heee...